Ebibi byaffe bitwawula ku Katonda
Baibuli egamba nti buli muntu yayonoona. Netukola ebikyamu mumaso ga Katonda.
"Kubanga bonna baayonoona, ne batatuuka ku kitiibwa kya Katonda." (Abaruumi 3:23)
"Naye obutali butuukirivu bwammwe bwe bwawudde mmwe ne Katonda wammwe,n’ebibi byammwe bye bimukwesezza amaaso, n’atayagala kuwulira." (Isaaya 59:2)
Katonda mutukirivu ate Mutukuvu. Katonda n’ekibi tebakwatagana. Y’ensonga lwaki enkolagana yaffe ne Katonda yamenyeka. Ebibi byaffe bitwawula ne Katonda.
trip_origin
circle
trip_origin
trip_origin
trip_origin
trip_origin
trip_origin
trip_origin
trip_origin
trip_origin
trip_origin