Yesu Kristo kye kyo kuddamu kya Katonda kyoka

Katonda tayagala okubonereza bantu. Ayagala okuzawo enkolagana bugya. Katonda ayagala nnyo abantu era ye mwenyini natonda wo ekyo kuddamu. Olwokutwagala ennyo kyeyava atusindikira Yesu Kristo kunsi. Ekibonerezo ekyali kitugwanira na kisa ku Yesu Kristo. Yesu Kristo yasalawo natwaala ekibonerezo kyaffe bwe yaffa ku Musalaba. Yesu Kristo yazzukira mu baffu. Bweyawangula ekibi no’kuffa. Bwatyo Najjawo olukonko wakati wa Katonda no’muntu.

"Kubanga Katonda bwe yayagala ensi bwati, n’okuwaayo n’awaayo Omwana we eyazaalibwa omu yekka, buli muntu yenna amukkiriza aleme okubula, naye abeere n’obulamu obutaggwawo." (Yokaana 3:16)

trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin circle trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin