Oyagala okufuna ekirabo kya Katonda?

Osobola okufuna ekirabo kya Katonda kati Nga osaba essaala eno. Saba essaala eno nga eva mu mutima gwo.

"Ai mukama Katonda wange ntegedde leero nti na waaba. Era nnyonoonye mu maaso go. Yesu, nzikkiriza nti wagenda ku musaalaba no bonyabonyeezebwa ku lwe bibi byange. Nku kkiriza nga Mukama wange era omulokozi wange. Webale Katonda wange, olwo ku nsonyiwa ebibi byange byona. Nzikkiriza nti ndi mwana wo. Nzikkiriza kati nti niina obulamu obutagwaawo. Njagala okweyongera okukumaanya era n’okukugobeerera. Era mpaayo obulamu bwange gyoli. Amiina."

trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin circle trip_origin trip_origin trip_origin