Waliwo ekintu eky’ewunyisa ekibaddewo!

Mukaseera ako mwoteekera obwesige bwo mu Yesu Kristo wabawo ekyewunyisa ekibawo: Kati mu kaseera ako obeera ofunye enkolagana ne Katonda! Naye ate era wabawo ebintu ebikulu ebilala ate ebibawo. Newankubadde tolina ky’owulira ku byo. Naye nga mu butuffu bibaddewo. Tolina kubusabusa. Biino g’emazima.

  1. Yesu Kristo yajja mu bulamu bwo.
  2. Ebibi byo bisonyiiddwa.
  3. Ofuunye obulamu obutaggwaawo.
  4. Ofuuse omwana wa Katonda.
  5. Ofuunye enkola gana ne Katonda era osobola okumumanya gwe nga omuntu.
sticky_note_2 Kino nsobola kukisoma wa mu Baibuli?
trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin trip_origin circle trip_origin trip_origin